Christine Kyarikunda anyumya mutoowe bwe yamubbako eddya
Mu mboozi yaffe ey’omukyala Christine Kyarikunda mu district y’e Kamwenge alaajana olw’okumulemesa okulaba ku baana be emyaka egisukka mu ena olw’obutakkaanya bwe yafuna ne bba tukutuusako ekitundu ekyokubiri mwogenda okulabira engeri muto wa Kyarikunda gwe yaleeta mu maka ge okumukwatako asobole okusoma bwe yafuuka muggya we era muto we ono ne yeegatta ne bba ne batandika okumulabya ennaku.