Empaka z'amasomero mu Buganda ez'omwaka guno zitandika omwezi ogujja
Bannabyamizannyo okuva mu masomero agasoba mu kikumi okuva mu bwakabaka bwa buganda bakukunganira ku somero lya Kawanda SS e Kawempe okuvuganya mu mpaka za Buganda eza masomero.Empaka zino ezitegekebwa buli mwaka gumurundi guno zakugibwako akawuwo nga kumi omwezi ogujja zigwe nga kumi namukaaga.