Empaka z’ebikonde eza novice zikyagenda mu maaso
Abavubuka abasooba mu lunana bebetabye mu mpaka z'ebikonde ezabazannyi abatandika omuzannyo guno eziyitiba Novices ezimazze enaku tanno nga ziyindira e Lugogo.Mubanno mwemuli Rayan Denis Mujuzi agamba nti atunuridde empaka zino nga ekubo lyoka elinamusobozesa okuda musomero.Ono yalemererwa okusoma oluvanyuma lwabazadde be okubulwa ensimbi za school fees.