ENKAAYANA Z’ETTEKA E MPIGI :Minisita Babalanda yeesamudde ababadde babimuteekamu
Minisita w’eby’ettaka sam Mayanja ngaliwamu n’owensonga z’obwa pulezidenti, Milly Babalanda balagidde poliisi okukwata omugagga Moses Ahmed Kazibwe agabibwa okukozesa olukujjukujju natwala ettaka ly'abantu ku byalo bibiri mu disitulikiti y'e mpigi.Abantu abali eyo mu 600 abaali basengulwa, minisista Mayanja alagidde bazibwe ku ttaka n'ebibanja byabwe awatali kakwakulizo kona.