EZINUNULA OMUNAKU: Emboozi ya NTV eyambye omwana alonda obuccupa
Gyebuvudeko twakulaga embozi yo’omwana omulenzi owe myaka 5 e Paliisa akunyaanya obukyupa okulabilira jjaja we omulwaddeKakati abazira kisa abenjawulo bavuddeyo okuyamba omwana ono ne jjaja nga mwemuli n'okusoma kw'omwana. Ye maama we eyali yabula wetwogelera nga alabise, oluvanyuma lw'emboozi eno. Kinajjukirwa nti nnyina yali yamusuulira Jjaawe.