Josphine Namiiro omuzungu yamusuulawo lwa kuzaala mwana wa kubiri
Mu mboozi yaffe ey’okubiri ey'omuwala eyali amaze emyaka egisukka mu 5 nga apepeya n'omumerica, ogenda kulaba ennaku omuwala ono Josephine Namiiro gye yayitamu oluvannyuma lw'okugaana okuggyamu olubuto olwokubiri lwe yafuna ng'ate omumerica yali yamulaalikirawo nti ayagala amuzaalire omwana omu yekka.