Liigi y’okubaka yaakuggulwawo ku lwamukaaga
Enzanya nya zezitegekedwa okugulawo liigi y'okubaka ku lw'omukaaga luno mu kisawe e Nakivubo wabula nga oluzanya wakati wa NIC ne KCCA lutunuuliddwa nga olugenda okusuula ekibanyi n’ameenvu. KCCA bebaakwata ekifo eky'okubbiri mu liigi eyasembayo ate aba NIC nebamalira mu ky'okusatu.