NEMA ekoze ekikwekweto e Katabi
Ab’ekitongole e kirera obutonde bw’ensi ki NEMA olwaleero bamenye amayumba g’abantu abeesenza mu lutobazi lwe Nambigirwa olusangibwa mu tawuni kansoye Katabi. Amayumba agasoba mu 50 gegamenyeddwa mu kikwekweto kino, kyoka nga tukitegedde nti abamu ku bano baabyakwerinda okuva mu bitongole ebyenjawulo ababde beesenza mu lutobazazi luno. Bano batubuulidde nti olunaku olw’enkya bakeera Nyanama ku luguudo lwe Ntebe okumenya abeesenza mu lutobazzi lw’eno.