Obufere mu by’ensimbi, Kwesiga anyumya okunoonyereza ku musango gwe wekutuuse
Nate olwaleero katulabe ekitundu ekyokubiri ku mboozi ez’obunyazi bwensimbi naddala eziyita mu mpewo nga zisindikibwa mu mawanga amalala.Mu Mboozi eno Pius Kwesiga eyabbibwako obukadde mwenda nga abuweereza mu India okujanaba kitaawe agenda kutuubulira poliisi wetuuse mu kunonyereza ku musango guno ne Banka enkulu eye ggwanga ky’ezaako.