Omubaka Nandutu, ab’ekika kye bamuwanzeeko eddusu; ajjira ku kkaadi ya NRM
Abalonzi mu disitulikiti ye Bududa basabye Omubaka waabwe omukyala Agnes Nandutu kuluno aggyire ku kaadi y’ekibiina ki NRM mu kifo ky’okujja nga Namunigina.Olunaku lw’eggulo Nandutu yabadde yeebuza ku balonzi kko n’abakulu b’ekika mwasibuka ku nsonga eno gye baasinzidde okusaba omukulembeze w’eggwanga amusonyiwe ebyasoba .