Omulambo gwe Namungoona; Ab’enganda balumiriza poliisi okubuzaabuza obujulizi
Onujjukira nti ku ntandikwa y'omwezi ogwedde waliwo omulambo ogwazuulwa mu kinnya kya Kazambi e Namungoonga 2 oluvannyuma lw'omupangisa ogugulaba. Oluvannyuma lw'okwekebejja omulambo guno, Poliisi yazuula abenganda i ayagala gavumenti eyingire munsonga y’okufuna obwenkanya eri mutabaniwe ateberezebwa okuba nga yattemulwa kati omwezi mulamba.Waddenga poliisi egamba nti ekyagenda mu maaso n’okunnoonyereza kwayo, ono gamba nti eri mu lukwesikwesi lw’omulemesa okufuna obwenkyana kunfa ya mutabani we.