Ssaabasajjai asiimye n'alabikako eri Obuganda okusimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'emyaka 70
Libadde ssanyu wali mu lubiri e Mengo, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow'okubiri bwasiimye n'alabikako eri Obuganda okusimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'emyaka ensanvu. Emisinde gino gisombodde abantu okuva e buule n'ebweeya era ng'enkuba ekedde okutonnya tegirobedde kugenda mu maaso Regina Nalujja y'alondodde abeetabye mu misinde gino.