Wunno David Musiri diguli ye esoose agisomedde emyaka munaana
Omuvubuka David musiri yomu ku bayizi abasoba mu 130,00 abatikiddwa ku ssetendekero e Makerere oluvanyuma lw’okukuba emisomo oluku mu mutwe.Ono yakuguse mu Byabusuubuzi oba , Degree esomerwa ebbanga elye myaka 4 gyoka, kyoka ono agisomedde emyaka munaana.Tukitegedde nti ekisinze okulwisa Musiri mu kusoma kwekalakasa okutatadde naddala nga akulemeberamu bayizi banne okuwakanya enkola ze tendekero zaagamba nti zinyigiriza abayizi.Dorothy Nagitta awayizaamu naye .