Yiino emboozi ya Olivia Lutaaya. eyayimbuddwa ku kisonyiwo kya Museveni
Oluvanyuma lw’okuyimbulwa mu kkomera ku kisonyiwo ky'omukulembeze w'eggwanga, Munnakibiina ki NUP, Olivia Lutaaya alojja embeera gyayiseemu mu kiseera w’abeeredde mu Mbuzi-ekogga. Ono agmaba nti ne famire ye tesigadde kyekimu nga mu kiseera kino nga ne Mutabani we kumpi takyamutegeera bulungi. Lutaaya abadde ayoza ne kummunye agamba nti yatuuka essuubi ly'okuyimbulwa nerimuggwamu oluvannyuma lw'emirundi egiwera etaano nga kkooti y'amagye egoba okusaba kwabwe okwokweyimirirwa. Peter Sserugo awayizzaamu naye.