ZUNGULU: Abakolera mu bizimbe by'ekibuga bukya baggala Kiteezi, bali mu nnaku
Abakolera mu bizimbe by'ekibuga bukya baggala Kiteezi, bali mu nnaku etagambika olwa kasasiro atakyayolebwa nga bwegwalinga. Bano baabadde bafunye ku kamwenyu nga balowooza nti wadde KCCA buli wamu babadde bagigobesa Kasasiro, e Katikolo banaamuyiwayo. Eno abatuuze okuva mu ssentebe ababasanze ku Geeti ya kifo olwo ebigambo nebikyuka. Bino n'ebya FDC mu Zungululu.