Zungulu: Wiiki eno ejjudde bantu ababanja ssente zaabwe kubanga ennaku enkulu zisembedde
Wiiki eno ejjudde bantu ababanja ssente zaabwe kubanga ennaku enkulu zisembedde. N'ababanja eza PDM, minisita akyatidde okuzibawa nga alowooza nti zigenda kubulira mu za ssekukkulu.Ogenda kulaba n'ekyalo okuli abatamiivu abaayambyeko poliisi okukola alipoota ku muntu eyafudde nga bagirambuza enjega weyagwiridde.Byonna mu Zungululu.