Abaana 22 batasiddwa, basangiddwa Busia nga batwalibwa Kenya
Poliisi etaasizza abaana abali eyo mu 22 e Busia nga bakukusibwa okutwalibwa mu ggwanga lya Kenya - abaana bano bali wakati wa myaka 5 - 14.
N’ababadde emabega w’ekikolwa kino nabo bakwatiddwa.
Bbo bazadde b’abaana bano bwebabadde babaddizi ku kitebe kya Makindye divison mu Kampala bategeezeza nga bbo bwebategeezebwa nga bwebaali babatwala okusoma.