Abakulembeze e Mityana babakanye n’eddimu ly’okulambula enguudo ezikoleddwa okulaba wa wezituuse
Abakulembeze e Mityana babakanye n’eddimu ly’okulambula enguudo ezikoleddwa okulaba wa wezituuse. Ekitali kyabulijjo obwedda gyebatuuka nga abatuuze babasiima olw’eddimu erikoleddwa. Nabo basabye abatuuze okulaba nga bakuuma enguudo zino obutoononeka mangu.