Abantu 4 bafudde e Bunyangabu, babuutikidwa ettaka eriyigulukuse
Abantu banna bafiiridde mu kubumbulukuka kwe ttaka mu disitrict ye Bunyangabu oluvanyuma lwenkuba eatonyye okumala esaawa nnya. Enjege ano ebadde ku kyalo Buruma mu ggombolola ya Katebwa mu district ya Bunyangabu okumpi ddala ne nsozi ze Rwenzori. kati bano basaba gavumenti eyanguwe okubaduukirira.