ABASOBA MU 10 BAKWATIDDWA: E Nsangi-Wakiso poliisi egobaganaye m'abawagizi ba NUP
Poliisi e Nsangi ekute abawagiizi b’ekibiina ki NUP abasoba mu 10 ne Pikipiki zaabwe kubigambibwa nti bano babadde bagezaako okwekalakasa nga bavumirira enguzi eri mu babaka ba Palamenti.