Agambibwa okwokya omukozi asindikiddwa mu kkomera ly'e Mbarara
Omusomesa ku ttendekero lya Bishop Stuart University Doreen Atwongyeire agambibwa okwokya omukozi we olwejje lw’amazzi asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Mbarara.
Ono takkiriziddwa kubeerako kyayogera olw’okuba nti omusango gwe gulina kuwulirwa mu kkooti enkulu.