Akulira abakozi e Ssembabule alabudde abasomesa ba gav’t abajjako abazadde ssente
Akulira abakozi mu disitulikiti y’e Ssembabule alabudde abasomesa ba gav’t abajjako abazadde ssente nti baaakugobwa ku mirimu gyabwe. Ono suubizza n’okuyimirizza abo abalemereddwa okukola ogwabwe ekisudde eby’enjigiriza mu disitulikiti eno. Bano babadde batongoza okutandika okuzimba ebizimbe by’amasomero 2 e Lwemiyaga.