E Busia abaayo bali mu kutya olw’ekirwadde ekitannategeerekeka
E Busia abaayo bali mu kutya olw’ekirwadde ekitannategeerekeka okubalumba nga mukiseera kino omuntu omu yeyakakasibwa okuba nga kyekimusse ate abalala bali mu dwaliro. Okusinzira ku by’eby’obulamu e Busia ekirwadde kino kirina obubonero obwefaananyiriza obwa Kawaali w’enkima oba Monkey Pox.