Mu bulamu, omusawo agenda kutubuulira obulabe obuli mu kusokoola amannyo naddala nga weyambisa obuti
Abantu bangi olumaliriza okulya baddira obuti nebatandika okusokoola amanyo, abamu negatuuka n’okujja omusaayi. Mu bulamu olwaleero omusawo agenda kutubuulira obulabe obuli mu kusokoola amanyo naddala nga weyambisa obuti. Obulamu.