Mu bulamu, omusawo agenda kutunnyonnyola ekizibu ky’okumenyeka amannyo
Waliwo abantu abafuna ekizibu ky’okumenyeka amannyo kyokka nga tegalina kikyamu kyonna gamba nga okubeeramu ebituli ekibaleka nga b’ebuuza entabwe kweva. Mu bulamu olwaleero, omusawo agenda kutunnyonnyola ekizibu kino kwe kiva na butya bw’oyinza okukyewala.