Mu yiga okuyiiya tugenda kulaba emboozi ya Shifra Namutebi eyakuguka mu kusiba tiles
Leero mu Kanyomero ka Yiga okuyiiya nate katuddemu okulaba emboozi ya Shifra Namutebi eyakuguka mu kusiba tiles.
Agamba bangi baatandika bamunyooma olw’ekikulakye nga omukyala,kyoka teyatta ku bigere.