OKWEKALAKAASA KW’ABASUUBUZI: Basisinkanye Ssaabaminisita Nabbanja

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ekitongole ekiwooza ky’emisolo ki URA kiweereddwa nsalessale wa ssabiiti emu yokka okulaba ng’emmaali y’abasuubuzi yonna ekyakandaalirirdde ku kitebe kyabwe ekolebwako, abasuubuzi bakole emirimu gyabwe.Ekiragiro kino kiweereddwa ssaabaminisita Robina Nabbanja mu lukiiko lw’abaddemu n’abasuubuzi bano mu Kampala.Ono era asabye abasuubuzi bamuweeyo omwezi gumu okusobola okukola ku nsonga y’emisolo egibakandibwa gye balowooza nti gituuse okubagoba mu mulimu guno.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *