Abasibe abakungu batandise okubazimbira obusenge obw’enjawulo

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ekitongole ky’amakomera kitandise okuzimba obusenge obw’ekikungu,nga muno mwebagenda okusibiranga abakungu ba gavumenti abazza emisango egibatwaza mu makomera. Akulira ekitongole ky’amakomera Dr. Johnson Byabashaija agambye nti mu kaseera kano baakazimba obusenge 36 e Kitalya, nga kuno kwebagenda okwongera obulala mu kkomera lye Mbarara. Byabashaija agamba nti ekibakozesezza kino kwekuba ng’abamu ku bakungu bano bankizo nnyo eri eggwanga,songa abalala babeera bakamaabe.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *