Aba famire ya Goeffrey Kazinda baddukidde wa ssaabalamuzi

Gladys Namyalo
1 Min Read

Ab’oluganda lweyali omubalirirzi w’ebitabo mu yafeesi ya ssaabaminister Geoffrey Kazinda baddukidde e wa ssaabalamuzi wa Uganda Alfonso Owinyi Dollo, okwekubira enduulu ku kukandaaliriza omusango gwo muntu waabwe. Nga bayita mubanamateeka baawe, bagamba kumpi emyaka etaano giyiseewo bukya ssaabawolereza wa government awakanya ensala ya kkooti eyali eyimbula kazinda, kyoka okuva olwo tebafunanga nnamula ya kkooti. Balina okutya nti singa ekisanja kya ssabalamuzi aliko kiggwako mu January womwaka oguijja, muntu waabwe tajja kufuna bwenkanya.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *