Kkooti y’omulamuzi w’eddaala erisooka Entebbe eriko omuvubuka akozesa erinnya lya “Tutu the Man” ku mukutu gwa Tik Tok gw’esindise ku alimanda okutuusa nga 17 Ogwekkumi 2025.Ono alangibwa gwa kuziika kipande ky’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni n’okukozesa olulimi olusiga obukyayi era oluvvoola omukulembeze w’eggwanga n’abomu maka ge.
‘AZIISE EKIPANDE KYA MUSEVENI’: Kkooti e Ntebe emuguddeko emisango
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found