Elias Luyimbazi Nalukoola ye mubaka wa Palamenti mu Kawempe North. Naye, kiki ky’omanyi ku bulamu bwe obw’obuntu? Mu kitundu kino ekya Mwasuze Mutya, twogera ne Elias Luyimbazi Nalukoola ku bulamu bwe obw’obuntu okuva mu buto okutuuka mu bukulu n’ebyo by’ayagala okukulembera Kawempe North.