Empeereza Y’amasannyalaze Empya: UEDCL yeeyamye okulongoosa omulimu
Ekitongole ki Uganda Electricity Distribution Company kikakasizza ba kasitoma b'akyo nga bw'ekigenda okukola wakiri okukuuka ejjembe okukakasa nga bafuna empeereza y'amasannyalaze esinga oluvannyyuma lw'okuddira UMEME ,mu bigere.Paul Mwesigwa akulira ekitongole kino, atubuulidde nako nti bagenda kuba bettanira nnyo enkola endigito okukola ebintu ebisinga.Twayogeddeko nye mu mboozi ey'akafubo n'omusasi waffe.