Akena alangiridde nti waakwesimbawo mu kalulu ka 2026
Pulezidenti w’ekibiina kya UPC Jimmy Akena alangiridde nga bwagenda okwesimbawo ku kifo ky'omukulembeze w'eggwanga mu kalulu ka 2026 Akena abadde Kabale gyatongolezza w'ofiisi z'ekibiina mu bitundu bya Kigezi gyasabidde bannakibiina okukomya okwerumaruma wabula babeere bumu.