Ebikolobero by’abayekera ba LRA; abaasalibwako emikono n’amatu bakyalunyumya
Waliwo bannayuganda abatusibwako ebikolwa eby'ettima abayekera ba Lords Resistance Army mu lutalo olwakulungula emyaka 18 mu bitundu by'omumabuka g'eggwanga . Baker Ssenyonga mulinde aliko abamu bawayizaamu nabo ku byebyo abayabatisibwako nabutya bwebasobodde okuyimrizaawo obulamu .