Ebitone mu baana, waliwo abagegeenya bannamawulire
Bwoba ogoberera e mikutu e migatta bantu oyinza okuba wali olabye ku baana abageegeenya abantu, naddala abasomi ba mawulire ku mikutu egy’enjawulo.Abaana bano abeeyita ba Wakiso Dance Kids bageegeenyezza n’ezimu ku mboozi ezikoleddwa abasasi baffe. Omusasi waffe awayizzaamu ko n’abaana bano .