EMPAKA ZA CHAN: Waliwo ebikyuse mu nteekateeka y’ebyokwerinda
Nga Uganda eri muketalo ak'o kutekateeka empaka za CHAN, ekimu ku bintu ebikulu ebitunuriddwa kye ky'obyokwerinda by'empaka zinno.Twogedemu ne Denis Mugimba, akulira akakiiko k’ebyempuliziganya ku kakiiko akategeka empaka za CHAN mu Uganda natubulira entekateka eno bweyimiridde mukisera kino nga wabula sabiiti biri zoka empaka zijibweeko akawuwo.