Ettemu ku luguudo Salaama: Waliwo omusuubuzi attiddwa mu bukambwe
Abatuuze bo kukulekana ku luguudo lwe salama mu gombolola ye Makindye bakeredde mu kiyongobero oluvanyuma lwa batemu abatanategerekeka okutta omusuubuzi wa tayilo. Atiddwa ye swabrah kaliisa era asangiddwa nga atugiddwa wamu nokufumitwa ekiso ku kutu.