Faridah Nambi avumiridde ebyatuuse ku Nalukoola
Akwatidde ekibiina ki NRM Bendera mu kalulu ka Kawempe North Faridah Nambi mwenyamivu n'engeri abakuuma ddembe gye beyisizaamu bwebakozesa elyanyi olunaku muna NUP bweyasunsulwa ekyatwaliramu munamawulire wa TOP TV Miracle Ibra. Ono agamba wakusakira banakawempe okukyusa empeereza eludde nga tebagifuna okuli enguddo , ebyobulamu n'ebirala.