Kabwama ayogera munisipaali y’entebe by’etunuulidde
Munisipaali y'e Ntebe eri ku lukalala lw'ebitundu ebigenda okufuulibwa ebibuga omwaka guno. Abakulembeze mu kitundu kino balina bingi bye batunuulidde okutambulizaako ekibuga kyabwe omu ebyobulambuzi, ebyokusanyuka n'ebirala. Omusasi waffe Ivan Walunyolo awayizzaamu n'amyuka meeya w'entebe Charles Kabwama ku nsonga eno.