Munnabyamizannyo asinze mu mwezi
Abazannyi bana okuli Jane Asinde ow’ensero, Omusambi w’omupiira Allan Kalanı ne Juma Miyaji owa Cricket be bafunye ebirabo bya Fortebet players of the month award ebyenjawulo olw'omutindo gwebayolesa omwezi oguwedde mu mizannyo ejenjawulo gyebetabamu.Omusasi waffe katunyumizze emboozi eno.