OKULIMA EBINAZI E BUKATATA :Minisita Akello alabudde bannakigwanyizi
Minisita omubeezi alondoola ebyenfuna bye Ggwanga Beatrice Akello asabye abantu be Masaka okujja obwanakigwanyizi mu nsonga z'okulima ebinnazi, kubanga bwebatakikola bagya kuba beefiriza ebintu bingi naddala emirimu eri abavubuka Akello okwogera bino abadde asisinkanye abantu abenjawulo abakwatibwako ensonga y'ettaka okulina okulimibwa ebinazi e Bukakatta okuli enkaayana nga ayagala kulaba butya bwezigonjoolwa. Aba Oil Palm Uganda Limited beebalina okulimako ebinazi .