Okuyamba abaana abawala, UNATU edduukiridde ab’e Tooro
Abakulira ekibiina ki Uganda National Teacher’s Union baliko abaana abawala 48 bebaduukiridde e Tooro ne Teso , okulaba nga absigala mu masomero.Babaadde ebintu okuli ebikozesebwa nga bali mu nsonga zekikyala, kko nebirara. Ssabawandiisi we kibiina kino Filbert Baguma agambye nti essomero lino li Kyenjojo Secondary school lyakuweebwa n’ebyalaani