Omusomesa w'e Kabale akaligiddwa mu nkomyo emyaka 46, 30 ne 46
Omusomesa w'e Kabale Junior Tukwasibwe akaligiddwa mu nkomyo emyaka 46, 30 ne 46 ku misango kkooti enkulu ewozesa bakalintalo gye yamusingisa gyebuvuddeko. Ebibonerezo bino Tukwasibwe wakubikolera wamu Ono era kkooti emulagidde okuliwa obukadde butaano eri buli mwana gwe yatunuza mu mbuga za Sitaani