ZUNGULU:Wiiki eno ya bantu kufuuka ba celebu
Wiiki eno ya bantu kufuuka ba celebu, n'e Kamuli eyo, omusajja Moses Kawubanya, mukazi we gweyasalako obusajja yayaniriziddwa nga muzira, era yayingiddewo na kimyuka kipya. Celebu Afande Enanga naye yannyuse ogw'okwogerera poliisi y'eggwanga, wabula abamu sibasanyufu n'okuba nti atwaliddwa mu kifo ekirala, kubanga abadde abasanyusa nga ayogera. Bino n'ebisingawo mu ZUNGULULU