Okukuumira omwana omuwala mu ssomero: Omusomesa yazimba ekijjukizo ku ssomero
Waliwo omusomesa eyazimba ekijjukizo oluvanyuma lw’omuwala eyafuna olubuto nga asoma ku myaka 17 nayambibwa n’amalako.
Kino yakikola nga kiriko obubaka obukubiriza abantu bulijjo okuyambanga abawala okumalako emisomo gyabwe wakati mu bisoomooza byebasanga.
Ono tumusanze ku somero li Upwards and Onwards erigasangibwa e Buloba mu Wakiso.