Ab’eby’okwerinda mu minisipaali y’e Njeru e Buyikwe bayingide mu nkaayana ye ttaka
Ab’eby’okwerinda mu minisipaali y’e Njeru e Buyikwe bayingide mu nkaayana ku ttaka erisangibwa mu zooni ya Kyabaggu ku kyalo Namwezi ezisuza abatuuze nga bakukunadde. Ettaka lino likaayanirwa abantu babiri nga buli omu agamba lirye ekiremesezza abatuuze okufuna ku buweerero.