Abakulira eddwaliro ekkulu ery’e Masaka oxygyen tamala
Abakulira eddwaliro ekkulu ery’e Masaka bagamba bali mu buzibu olw’obutakyasobola kugabira malwaliro malala agali wansi mukka gusibwa ogwa oxygen, nga obuzibu bwa kyuka kimu kyebalina ekikola omukka guno.
Ogukolebwa batutegeezeza nga bwegumala bbo bokka, nga tebasobola kugabirako malwaliro malala. Obuzibu buva ku kyuma kirala ekikola omukka gwebandiweereza awalala okufa.