Omwana abadde alabirira banne adiziddwayo mu somero
Omwana gwe tuze tukulaga ow’emyaka 17 alabirira banne abazira kisa bamututte ku somero ne bannyina. Ramathan Kato agamba ayagala kubeera muserikale akube abatwala poloti ya kitaabwe gyeyabalekera. Kati ono asobola okuwandiika ennukuta eziri mu linnya lye.