Twagala ssente zaffe: Abeera enguudo bazeemu nate okwekalakasa
Poliisi ekutte basajja baayo basatu nga ebalanga kukuba mukka gubalagala mu beere enkuguudo mu Kampala ababadde beekalakaasa olw’obutasasulwa.
Okusinziira ku mwogezi wa poliis mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango bano baaganiddwa okukuba omukka ogubalagala mu bantu bano naye bbo nebawalaaza empaka.
Abeera enguudo bano bagamba baakamala enyezi 6 nga tebasasulwa.