Ekitongole eky’ensi yonna ekikola ku nsonga z’ababundabunda ki United Nations High Commissioner for Refugees (UNHCR) wano mu ggwanga leero kiwadde ekitongole kya Kampala ki KCCA obuvugirizi bwebintu ebikozesebwa mu masomero ne mumalwaliro omuli ebitanda byabalwadde , bodaboda , ebitabo, nebirala ntoko , nga bino bibalibwamu okawumbi 1 n’obukadde lunaana.